4 Naye bw’alimala okuyimirira, obwakabaka bwe bulimenyebwamu ne bugabanyizibwamu eri empewo ennya ez’eggulu,+ kyokka tebuliweebwa ba zzadde lye, era obuyinza bwabwe tebulyenkana buyinza bwe yalina ng’afuga, kubanga obwakabaka bwe bulisiguukululwa ne buweebwa abalala.