-
Isaaya 6:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Mu mwaka Kabaka Uzziya mwe yafiira,+ nnalaba Yakuwa ng’atudde ku ntebe empanvu era engulumivu,+ era ekirenge ky’ekyambalo kye kyali kibunye yeekaalu. 2 Basseraafi baali bayimiridde waggulu we. Buli omu yalina ebiwaawaatiro mukaaga, ebibiri nga bimubisse mu maaso, ebibiri nga bibisse ku bigere bye, ate ng’ebibiri abikozesa okubuuka.
-