Matayo 24:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Awo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu; ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe+ era baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira ku bire eby’eggulu, n’amaanyi n’ekitiibwa kingi.+ Lukka 21:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Awo baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira mu kire ng’alina amaanyi n’ekitiibwa kingi.+ Yokaana 3:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ate era, tewali muntu yali alinnye mu ggulu+ wabula oyo eyava mu ggulu,+ Omwana w’omuntu. Ebikolwa 7:56 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 56 n’agamba nti: “Laba! Ndaba eggulu nga libikkuse n’Omwana w’omuntu+ ng’ayimiridde ku mukono gwa Katonda ogwa ddyo.”+ Okubikkulirwa 14:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Ne ndaba, era laba! ekire ekyeru era nga ku kire ekyo kutuddeko oyo alinga omwana w’omuntu,+ ng’alina engule eya zzaabu ku mutwe gwe n’ekiwabyo ekyogi mu mukono gwe.
30 Awo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu; ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe+ era baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira ku bire eby’eggulu, n’amaanyi n’ekitiibwa kingi.+
56 n’agamba nti: “Laba! Ndaba eggulu nga libikkuse n’Omwana w’omuntu+ ng’ayimiridde ku mukono gwa Katonda ogwa ddyo.”+
14 Ne ndaba, era laba! ekire ekyeru era nga ku kire ekyo kutuddeko oyo alinga omwana w’omuntu,+ ng’alina engule eya zzaabu ku mutwe gwe n’ekiwabyo ekyogi mu mukono gwe.