-
Isaaya 47:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Abawi b’amagezi b’olina abangi bakukooyezza.
-
-
Danyeri 2:27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 Danyeri n’amuddamu nti: “Tewali n’omu ku basajja abagezigezi, abalaguzi, bakabona abakola eby’obufumu, wadde abo abalaguzisa emmunyeenye asobola okubuulira kabaka ekyama ky’ayagala okumanya.+
-
-
Danyeri 5:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Abasajja abagezigezi n’abalaguzi baleeteddwa mu maaso gange okusoma ebigambo bino ebiwandiikiddwa n’okumbuulira amakulu gaabyo, naye tebasobodde kumbuulira makulu gaabyo.+
-