Eby’Abaleevi 19:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 “‘Temubbanga+ era temulimbanga,+ era tewabangawo n’omu akuusakuusa munne. Engero 12:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Ebigambo eby’amazima bijja kubaawo emirembe gyonna,+Naye ebigambo eby’obulimba bijja kubaawo okumala akaseera katono.+ Abeefeso 4:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 N’olwekyo, kaakano nga bwe mweyambudde obulimba, mwogere amazima buli muntu eri munne,+ kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.+
19 Ebigambo eby’amazima bijja kubaawo emirembe gyonna,+Naye ebigambo eby’obulimba bijja kubaawo okumala akaseera katono.+
25 N’olwekyo, kaakano nga bwe mweyambudde obulimba, mwogere amazima buli muntu eri munne,+ kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.+