Okuva 12:37, 38 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Abayisirayiri ne bava e Lamusesi+ ne boolekera e Sukkosi.+ Abasajja baali nga 600,000 nga tobaliddeeko baana bato.+ 38 Baagenda n’ekibiina ekinene eky’abantu abataali Bayisirayiri,*+ awamu n’endiga n’embuzi n’ente nnyingi.
37 Abayisirayiri ne bava e Lamusesi+ ne boolekera e Sukkosi.+ Abasajja baali nga 600,000 nga tobaliddeeko baana bato.+ 38 Baagenda n’ekibiina ekinene eky’abantu abataali Bayisirayiri,*+ awamu n’endiga n’embuzi n’ente nnyingi.