-
Koseya 1:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 “Kyokka abantu* ba Isirayiri baliba ng’omusenyu gw’ennyanja ogutasobola kupimibwa wadde okubalibwa.+ Era mu kifo gye baagambirwanga nti, ‘Temuli bantu bange,’+ baligambibwa nti, ‘Muli baana ba Katonda omulamu.’+ 11 Era abantu ba Yuda n’aba Isirayiri balikuŋŋaanyizibwa ne baba bumu,+ era balyerondera omukulembeze omu ne bava mu nsi eyo, kubanga olunaku lwa Yezuleeri+ luliba lukulu.
-