Yeremiya 31:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Bajja kujja nga bakaaba.+ Nja kubakulembera ng’eno bwe beegayirira okusaasirwa. Nja kubatwala ku migga,*+Nga mbayisa mu kkubo omutali bisirikko eritaabaleetere kwesittala. Kubanga nze Kitaawe wa Isirayiri, era Efulayimu ye mwana wange omubereberye.”+ Yeremiya 31:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 “Efulayimu si mwana wa muwendo nnyo gye ndi, omwana omwagalwa?+ Kubanga buli lwe mmwogerako obubi, nsigala mmujjukira. Omwoyo kyeguvudde gunnuma ku lulwe.+ Era nja kumukwatirwa ekisa,” Yakuwa bw’agamba.+
9 Bajja kujja nga bakaaba.+ Nja kubakulembera ng’eno bwe beegayirira okusaasirwa. Nja kubatwala ku migga,*+Nga mbayisa mu kkubo omutali bisirikko eritaabaleetere kwesittala. Kubanga nze Kitaawe wa Isirayiri, era Efulayimu ye mwana wange omubereberye.”+
20 “Efulayimu si mwana wa muwendo nnyo gye ndi, omwana omwagalwa?+ Kubanga buli lwe mmwogerako obubi, nsigala mmujjukira. Omwoyo kyeguvudde gunnuma ku lulwe.+ Era nja kumukwatirwa ekisa,” Yakuwa bw’agamba.+