Zabbuli 47:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Kubanga Yakuwa, oyo Asingayo Okuba Waggulu, wa ntiisa;+Ye Kabaka omukulu afuga ensi yonna.+ Yeremiya 10:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Naye Yakuwa ye Katonda ddala. Ye Katonda omulamu+ era ye Kabaka ow’emirembe n’emirembe.+ Ensi ejja kukankana olw’obusungu bwe,+Era tewali ggwanga linaasobola kugumira kiruyi kye.
10 Naye Yakuwa ye Katonda ddala. Ye Katonda omulamu+ era ye Kabaka ow’emirembe n’emirembe.+ Ensi ejja kukankana olw’obusungu bwe,+Era tewali ggwanga linaasobola kugumira kiruyi kye.