Zabbuli 58:10, 11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Omutuukirivu ajja kusanyuka olw’okulaba okuwoolera eggwanga okwo.+ Ebigere bye bijja kutotobala omusaayi gw’ababi.+ 11 Abantu bajja kugamba nti: “Mazima ddala, omutuukirivu aweebwa empeera.+ Ddala waliwo Katonda asala omusango mu nsi.”+
10 Omutuukirivu ajja kusanyuka olw’okulaba okuwoolera eggwanga okwo.+ Ebigere bye bijja kutotobala omusaayi gw’ababi.+ 11 Abantu bajja kugamba nti: “Mazima ddala, omutuukirivu aweebwa empeera.+ Ddala waliwo Katonda asala omusango mu nsi.”+