Ekyamateeka 24:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 “Omusajja bw’awasanga omukazi naye omukazi n’atamusanyusa olw’okuba amulabyemu ekitasaana, anaamuwandiikiranga ebbaluwa eraga nti amugobye+ n’agimukwasa n’amugoba mu nnyumba ye.+ Matayo 19:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Abafalisaayo ne bajja gy’ali nga baagala okumukema, era ne bamubuuza nti: “Kikkirizibwa omusajja okugoba* mukazi we ku buli nsonga yonna?”+ Matayo 19:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 N’abagamba nti: “Olw’obukakanyavu bw’emitima gyammwe, Musa yabakkiriza okugoba* bakazi bammwe,+ naye si bwe kyali okuva ku lubereberye.+ Makko 10:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Awo Abafalisaayo ne bajja gy’ali okumukema, ne bamubuuza obanga kikkirizibwa omusajja okugoba* mukazi we.+ Makko 10:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Ne bamugamba nti: “Musa yakkiriza omusajja okugoba* mukazi we era n’okumuwa ebbaluwa eraga nti amugobye.”+
24 “Omusajja bw’awasanga omukazi naye omukazi n’atamusanyusa olw’okuba amulabyemu ekitasaana, anaamuwandiikiranga ebbaluwa eraga nti amugobye+ n’agimukwasa n’amugoba mu nnyumba ye.+
3 Abafalisaayo ne bajja gy’ali nga baagala okumukema, era ne bamubuuza nti: “Kikkirizibwa omusajja okugoba* mukazi we ku buli nsonga yonna?”+
8 N’abagamba nti: “Olw’obukakanyavu bw’emitima gyammwe, Musa yabakkiriza okugoba* bakazi bammwe,+ naye si bwe kyali okuva ku lubereberye.+
2 Awo Abafalisaayo ne bajja gy’ali okumukema, ne bamubuuza obanga kikkirizibwa omusajja okugoba* mukazi we.+
4 Ne bamugamba nti: “Musa yakkiriza omusajja okugoba* mukazi we era n’okumuwa ebbaluwa eraga nti amugobye.”+