8 “Mbagamba nti, buli anjatula mu maaso g’abantu,+ Omwana w’omuntu naye alimwatula mu maaso ga bamalayika ba Katonda.+9 Naye buli anneegaanira mu maaso g’abantu, Omwana w’omuntu naye alimwegaanira mu maaso ga bamalayika ba Katonda.+
5 Oyo awangula+ alyambazibwa ebyambalo ebyeru;+ era erinnya lye siririggya* mu kitabo eky’obulamu,+ naye ndyatula erinnya lye mu maaso ga Kitange ne mu maaso ga bamalayika be.+