Malaki 3:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 “Laba! Ntuma omubaka wange, era alinjerulira* ekkubo.+ Mukama ow’amazima gwe munoonya alijja mu yeekaalu ye+ mangu nga tasuubirwa, era n’omubaka w’endagaano gwe musanyukira alijja. Laba! Alijja,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba. Matayo 3:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Mu butuufu, ono ye yayogerwako okuyitira mu nnabbi Isaaya+ mu bigambo bino: “Eddoboozi ery’omwanguka ery’oyo ayogerera mu ddungu nti: ‘Muteeketeeke ekkubo lya Yakuwa!* Mutereeze amakubo ge.’”+ Makko 1:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Nga bwe kyawandiikibwa mu kitabo kya nnabbi Isaaya nti: “(Laba! Ntuma omubaka wange akukulemberemu;* oyo ajja kukuteekerateekera ekkubo.)+ Lukka 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ate era alimukulemberamu ng’alina omwoyo n’amaanyi nga Eriya bye yalina,+ azze emitima gya bakitaabwe b’abaana eri abaana baabwe,+ era n’abajeemu abasobozese okufuna amagezi ag’abatuukirivu, asobole okuteekerateekera Yakuwa* abantu abamusaanira.”+ Yokaana 3:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Mmwe mmwennyini munjulira nga nnayogera nti, ‘Si nze Kristo,+ wabula nnatumibwa kumukulemberamu.’+
3 “Laba! Ntuma omubaka wange, era alinjerulira* ekkubo.+ Mukama ow’amazima gwe munoonya alijja mu yeekaalu ye+ mangu nga tasuubirwa, era n’omubaka w’endagaano gwe musanyukira alijja. Laba! Alijja,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba.
3 Mu butuufu, ono ye yayogerwako okuyitira mu nnabbi Isaaya+ mu bigambo bino: “Eddoboozi ery’omwanguka ery’oyo ayogerera mu ddungu nti: ‘Muteeketeeke ekkubo lya Yakuwa!* Mutereeze amakubo ge.’”+
2 Nga bwe kyawandiikibwa mu kitabo kya nnabbi Isaaya nti: “(Laba! Ntuma omubaka wange akukulemberemu;* oyo ajja kukuteekerateekera ekkubo.)+
17 Ate era alimukulemberamu ng’alina omwoyo n’amaanyi nga Eriya bye yalina,+ azze emitima gya bakitaabwe b’abaana eri abaana baabwe,+ era n’abajeemu abasobozese okufuna amagezi ag’abatuukirivu, asobole okuteekerateekera Yakuwa* abantu abamusaanira.”+
28 Mmwe mmwennyini munjulira nga nnayogera nti, ‘Si nze Kristo,+ wabula nnatumibwa kumukulemberamu.’+