-
Yona 3:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Abantu b’omu Nineeve ne bakkiririza mu Katonda,+ ne balangirira okusiiba era bonna ne bambala ebibukutu, abagagga n’abaavu, abakulu n’abato. 6 Ebigambo ebyo bwe byatuuka ku kabaka wa Nineeve, n’asituka ku ntebe ye ey’obwakabaka n’aggyamu ekyambalo kye eky’obwakabaka n’ayambala ebibukutu n’atuula mu vvu.
-
-
Lukka 10:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 “Zikusanze ggwe Kolaziini! Zikusanze ggwe Besusayida! kubanga ebyamagero ebyakolebwa mu mmwe singa byakolebwa mu Ttuulo ne Sidoni, abaayo bandibadde beenenya dda ne batuula mu vvu nga bambadde ebibukutu.+
-