Makko 4:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Ensigo ezaagwa ku mabbali g’ekkubo be bantu abawulira ekigambo, naye amangu ddala nga baakakiwulira, Sitaani ajja+ n’atwala ekigambo ekibasigiddwamu.+ Lukka 8:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ezo ezaagwa ku mabbali g’ekkubo, beebo ababa bawulidde ekigambo naye Omulyolyomi n’ajja n’akiggya mu mitima gyabwe baleme okukkiriza balokolebwe.+
15 Ensigo ezaagwa ku mabbali g’ekkubo be bantu abawulira ekigambo, naye amangu ddala nga baakakiwulira, Sitaani ajja+ n’atwala ekigambo ekibasigiddwamu.+
12 Ezo ezaagwa ku mabbali g’ekkubo, beebo ababa bawulidde ekigambo naye Omulyolyomi n’ajja n’akiggya mu mitima gyabwe baleme okukkiriza balokolebwe.+