-
Yokaana 1:25, 26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Awo ne bamubuuza nti: “Kati olwo lwaki obatiza bw’oba nga si ggwe Kristo, oba Eriya, oba Nnabbi?” 26 Yokaana n’abaddamu nti: “Nze mbatiza mu mazzi. Waliwo ayimiridde wakati mu mmwe gwe mutamanyi,
-