Lukka 1:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Malayika n’amugamba nti: “Nze Gabulyeri+ ayimirira mu maaso ga Katonda,+ era ntumiddwa okwogera naawe nkubuulire amawulire amalungi ag’ebintu bino. Abebbulaniya 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+ Abebbulaniya 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?
19 Malayika n’amugamba nti: “Nze Gabulyeri+ ayimirira mu maaso ga Katonda,+ era ntumiddwa okwogera naawe nkubuulire amawulire amalungi ag’ebintu bino.
7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+
14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?