-
Matayo 14:34-36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Awo ne basomoka ne batuuka e Genesaleeti.+
35 Abantu b’omu kitundu ekyo bwe baamutegeera, ne bategeeza abantu mu bitundu byonna ebiriraanyewo, ne bamuleetera abalwadde bonna. 36 Ne bamwegayirira waakiri bakwateko bukwasi ku lukugiro lw’ekyambalo kye eky’okungulu,+ era abo bonna abaakikwatako baawona.
-