Lukka 3:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 omwoyo omutukuvu ne gumukkako nga gulinga ejjiba, era eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti: “Ggwe Mwana wange omwagalwa; nkusanyukira.”*+ Yokaana 12:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Kitange, gulumiza erinnya lyo.” Awo eddoboozi+ ne liva mu ggulu ne ligamba nti: “Ndigulumizza era nja kuligulumiza nate.”+
22 omwoyo omutukuvu ne gumukkako nga gulinga ejjiba, era eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti: “Ggwe Mwana wange omwagalwa; nkusanyukira.”*+
28 Kitange, gulumiza erinnya lyo.” Awo eddoboozi+ ne liva mu ggulu ne ligamba nti: “Ndigulumizza era nja kuligulumiza nate.”+