-
Matayo 17:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Awo abayigirizwa ne bajja eri Yesu nga bali bokka ne bamubuuza nti: “Lwaki twalemereddwa okugigoba?” 20 N’abagamba nti: “Kubanga okukkiriza kwammwe kutono. Mazima mbagamba nti singa muba n’okukkiriza okwenkana akaweke ka kalidaali, mujja kugamba olusozi luno nti, ‘Va wano odde wali,’ era lujja kuvaawo, era tewali kijja kubalema.”+
-