Zabbuli 2:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Nsaba, nange ndikuwa amawanga okuba obusika bwoN’ensi yonna okuba eyiyo.+ Abebbulaniya 1:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Mu kiseera kino* ayogedde gye tuli ng’ayitira mu Mwana we+ gwe yalonda okuba omusika w’ebintu byonna,+ era mu ye mwe yayitira okukola ebintu byonna.*+
2 Mu kiseera kino* ayogedde gye tuli ng’ayitira mu Mwana we+ gwe yalonda okuba omusika w’ebintu byonna,+ era mu ye mwe yayitira okukola ebintu byonna.*+