Matayo 23:6, 7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Baagala ebifo ebisingayo okuba eby’ekitiibwa nga bali ku bijjulo, n’okutuula mu bifo eby’omu maaso* mu makuŋŋaaniro,+ 7 n’okulamusibwa mu butale mu ngeri ey’ekitiibwa, era baagala abantu okubayita Labbi.* Lukka 11:43 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 43 Zibasanze mmwe Abafalisaayo, kubanga mwagala ebifo eby’omu maaso* mu makuŋŋaaniro n’okulamusibwa mu butale!+
6 Baagala ebifo ebisingayo okuba eby’ekitiibwa nga bali ku bijjulo, n’okutuula mu bifo eby’omu maaso* mu makuŋŋaaniro,+ 7 n’okulamusibwa mu butale mu ngeri ey’ekitiibwa, era baagala abantu okubayita Labbi.*
43 Zibasanze mmwe Abafalisaayo, kubanga mwagala ebifo eby’omu maaso* mu makuŋŋaaniro n’okulamusibwa mu butale!+