23 “Ate era, omuntu yenna bw’abagambanga nti, ‘Laba! Kristo ali wano,’+ oba nti, ‘Ali wali,’ temukkirizanga.+ 24 Kubanga Bakristo ab’obulimba ne bannabbi ab’obulimba+ balijja, era balikola obubonero obw’amaanyi n’ebyewuunyisa okukyamya abantu,+ bwe kiba kisoboka bakyamye n’abalonde.