Matayo 24:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Awo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu; ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe+ era baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira ku bire eby’eggulu, n’amaanyi n’ekitiibwa kingi.+ Lukka 21:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Awo baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira mu kire ng’alina amaanyi n’ekitiibwa kingi.+ Okubikkulirwa 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Laba! Ajja n’ebire era buli liiso lirimulaba,+ era n’abo abaamufumita balimulaba; era ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe ku lulwe.+ Weewaawo, Amiina.
30 Awo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu; ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe+ era baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira ku bire eby’eggulu, n’amaanyi n’ekitiibwa kingi.+
7 Laba! Ajja n’ebire era buli liiso lirimulaba,+ era n’abo abaamufumita balimulaba; era ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe ku lulwe.+ Weewaawo, Amiina.