Matayo 4:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Awo n’atalaaga Ggaliraaya yonna+ ng’ayigiriza mu makuŋŋaaniro gaabwe,+ ng’abuulira amawulire amalungi ag’Obwakabaka, era ng’awonya endwadde eza buli kika ezaali mu bantu.+ Lukka 8:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Oluvannyuma lw’akaseera katono, yagenda mu buli kibuga ne mu buli kabuga ng’abuulira era ng’alangirira amawulire amalungi ag’Obwakabaka bwa Katonda.+ Ekkumi n’Ababiri baali naye,
23 Awo n’atalaaga Ggaliraaya yonna+ ng’ayigiriza mu makuŋŋaaniro gaabwe,+ ng’abuulira amawulire amalungi ag’Obwakabaka, era ng’awonya endwadde eza buli kika ezaali mu bantu.+
8 Oluvannyuma lw’akaseera katono, yagenda mu buli kibuga ne mu buli kabuga ng’abuulira era ng’alangirira amawulire amalungi ag’Obwakabaka bwa Katonda.+ Ekkumi n’Ababiri baali naye,