Matayo 5:10, 11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 “Balina essanyu abayigganyizibwa olw’obutuukirivu,+ kubanga Obwakabaka obw’omu ggulu bwabwe. 11 “Mulina essanyu abantu bwe babavumanga,+ bwe babayigganyanga,+ era ne babawaayiriza ebintu ebibi ebya buli kika ku lwange.+ Yokaana 17:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Mbawadde ekigambo kyo, naye ensi ebakyaye, kubanga si ba nsi+ nga nange bwe siri wa nsi. 1 Peetero 3:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Kyokka ne bwe mubonaabona olw’okukola eby’obutuukirivu muba basanyufu.+ Naye ebyo bye batya temubityanga* era temweraliikiriranga.+
10 “Balina essanyu abayigganyizibwa olw’obutuukirivu,+ kubanga Obwakabaka obw’omu ggulu bwabwe. 11 “Mulina essanyu abantu bwe babavumanga,+ bwe babayigganyanga,+ era ne babawaayiriza ebintu ebibi ebya buli kika ku lwange.+
14 Kyokka ne bwe mubonaabona olw’okukola eby’obutuukirivu muba basanyufu.+ Naye ebyo bye batya temubityanga* era temweraliikiriranga.+