-
Eby’Abaleevi 25:35, 36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 “‘Muganda wo abeera mu kitundu kyo bw’ayavuwalanga n’aba nga takyasobola kweyimirizaawo, omuyambanga+ nga bwe wandiyambye omugwira n’omusenze,+ n’asobola okweyongera okubaawo nga mulamu wamu naawe. 36 Bw’omuwolanga tomuggyangako magoba.+ Otyanga Katonda wo;+ era muganda wo aneeyongeranga okubaawo nga mulamu wamu naawe.
-