Isaaya 53:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kyokka yafumitibwa+ olw’ebyonoono byaffe;+Yabonyaabonyezebwa olw’ensobi zaffe.+ Yabonerezebwa tube n’emirembe,+Era olw’ebiwundu bye twawonyezebwa.+ Isaaya 53:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Yatulugunyizibwa* era n’atwalibwa nga tasaliddwa musango mu bwenkanya;Ani alifaayo okumanya ebikwata ku nsibuko ye?* Kubanga yaggibwa mu nsi y’abalamu;+Yattibwa olw’ebyonoono by’abantu bange.+ Lukka 17:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Naye alina okusooka okubonyaabonyezebwa ennyo n’okwegaanibwa ab’omulembe guno.+
5 Kyokka yafumitibwa+ olw’ebyonoono byaffe;+Yabonyaabonyezebwa olw’ensobi zaffe.+ Yabonerezebwa tube n’emirembe,+Era olw’ebiwundu bye twawonyezebwa.+
8 Yatulugunyizibwa* era n’atwalibwa nga tasaliddwa musango mu bwenkanya;Ani alifaayo okumanya ebikwata ku nsibuko ye?* Kubanga yaggibwa mu nsi y’abalamu;+Yattibwa olw’ebyonoono by’abantu bange.+