-
Matayo 12:31, 32Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 “Kale kyenva mbagamba nti abantu balisonyiyibwa ekibi kyonna n’okuvvoola kwonna, naye oyo avvoola omwoyo omutukuvu talisonyiyibwa.+ 32 Ng’ekyokulabirako, oyo yenna avvoola Omwana w’omuntu alisonyiyibwa,+ naye oyo avvoola omwoyo omutukuvu talisonyiyibwa, ka kibe mu biseera bino* oba mu biseera eby’omu maaso.+
-