22 Ate oyo eyafuna ttalanta ebbiri n’ajja n’agamba nti, ‘Mukama wange wampa ttalanta bbiri; laba, nnafunamu endala bbiri.’+ 23 Mukama we n’amugamba nti: ‘Weebale nnyo omuddu omulungi era omwesigwa! Wali mwesigwa mu bintu ebitono, nja kukukwasa ebintu bingi. Sanyukira wamu ne mukama wo.’