Zabbuli 118:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa;+Tubawa omukisa nga tusinziira mu nnyumba ya Yakuwa. Matayo 21:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Abo abaali bamukulembedde n’abo abaali bamuvaako emabega ne boogerera waggulu nga bagamba nti: “Tukusaba olokole Omwana wa Dawudi!+ Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa!*+ Tukusaba ggwe ali waggulu, omulokole!”+ Makko 11:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Abo abaali bakulembedde n’abo abaali bava emabega ne boogerera waggulu nga bagamba nti: “Tukusaba, olokole!+ Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa!*+
26 Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa;+Tubawa omukisa nga tusinziira mu nnyumba ya Yakuwa.
9 Abo abaali bamukulembedde n’abo abaali bamuvaako emabega ne boogerera waggulu nga bagamba nti: “Tukusaba olokole Omwana wa Dawudi!+ Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa!*+ Tukusaba ggwe ali waggulu, omulokole!”+
9 Abo abaali bakulembedde n’abo abaali bava emabega ne boogerera waggulu nga bagamba nti: “Tukusaba, olokole!+ Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa!*+