-
Matayo 26:34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Yesu n’amugamba nti: “Mazima ddala nkugamba nti ekiro kya leero enkoko bw’eneeba tennakookolima, ojja kunneegaana emirundi esatu.”+
-
-
Makko 14:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Yesu n’amugamba nti: “Mazima ddala nkugamba nti leero, mu kiro kino kyennyini, enkoko bw’eneeba tennakookolima mirundi ebiri, ojja kunneegaana emirundi esatu.”+
-
-
Yokaana 13:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 Yesu n’amugamba nti: “Onoowaayo obulamu bwo ku lwange? Mazima ddala nkugamba nti enkoko eneegenda okukookolima leero, ng’omaze okunneegaana emirundi esatu.”+
-