Yokaana 20:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Akawungeezi ku lunaku olusooka mu wiiki, abayigirizwa baali bakuŋŋaanidde mu nnyumba, era enzigi zaali nsibe olw’okuba baali batya Abayudaaya. Awo Yesu n’ajja n’ayimirira wakati waabwe n’abagamba nti: “Emirembe gibe nammwe.”+
19 Akawungeezi ku lunaku olusooka mu wiiki, abayigirizwa baali bakuŋŋaanidde mu nnyumba, era enzigi zaali nsibe olw’okuba baali batya Abayudaaya. Awo Yesu n’ajja n’ayimirira wakati waabwe n’abagamba nti: “Emirembe gibe nammwe.”+