-
Yokaana 11:2-4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Maliyamu oyo ye yasiiga Mukama waffe amafuta ag’akaloosa era n’asiimuula ebigere bye ng’akozesa enviiri ze,+ era mwannyina Laazaalo ye yali omulwadde. 3 Awo bannyina Laazaalo ne baweereza Yesu obubaka, nga bamugamba nti: “Mukama waffe, oyo gw’oyagala ennyo mulwadde.” 4 Yesu bwe yawulira ekyo n’agamba nti: “Ekigendererwa ky’obulwadde buno si kutta, naye kugulumiza Katonda.+ Era okuyitira mu bwo Omwana wa Katonda ajja kugulumizibwa.”
-