2 Bassekabaka 5:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Naye Erisa n’amutumira omubaka amugambe nti: “Genda onaabe emirundi musanvu+ mu Mugga Yoludaani,+ omubiri gwo gujja kuddawo era ojja kuba mulongoofu.” 2 Bassekabaka 5:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Awo n’aserengeta ne yennyika mu Yoludaani emirundi musanvu ng’omusajja wa Katonda ow’amazima+ bwe yali amugambye. Omubiri gwe ne guddawo ne guba ng’ogw’omwana omuto,+ era n’aba mulongoofu.+
10 Naye Erisa n’amutumira omubaka amugambe nti: “Genda onaabe emirundi musanvu+ mu Mugga Yoludaani,+ omubiri gwo gujja kuddawo era ojja kuba mulongoofu.”
14 Awo n’aserengeta ne yennyika mu Yoludaani emirundi musanvu ng’omusajja wa Katonda ow’amazima+ bwe yali amugambye. Omubiri gwe ne guddawo ne guba ng’ogw’omwana omuto,+ era n’aba mulongoofu.+