23 Oyo ye musajja gwe mwakwata ne muwaayo eri abasajja abajeemu bamukomerere ku muti era bamutte.+ Katonda ye yakireetera okubaawo, n’olwekyo yali amanyi nti kyandimutuuseeko.+ 24 Naye Katonda yamuzuukiza+ n’amuggya mu kufa, kubanga okufa kwali tekukyayinza kumunyweza.+