Yokaana 9:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Bazadde be baayogera bwe batyo olw’okuba baali batya Abayudaaya,+ kubanga Abayudaaya baali bakkiriziganyizza nti, singa wabaawo omuntu yenna agamba nti Yesu ye Kristo, omuntu oyo aba alina okugobebwa mu kkuŋŋaaniro.+ Yokaana 16:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Abantu balibagoba mu makuŋŋaaniro.+ Mu butuufu, ekiseera kijja, buli anaabatta+ alowooze nti aweereza Katonda.
22 Bazadde be baayogera bwe batyo olw’okuba baali batya Abayudaaya,+ kubanga Abayudaaya baali bakkiriziganyizza nti, singa wabaawo omuntu yenna agamba nti Yesu ye Kristo, omuntu oyo aba alina okugobebwa mu kkuŋŋaaniro.+
2 Abantu balibagoba mu makuŋŋaaniro.+ Mu butuufu, ekiseera kijja, buli anaabatta+ alowooze nti aweereza Katonda.