Yokaana 3:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Ekisinziirwako okusala omusango kye kino: nti ekitangaala kizze mu nsi+ naye abantu baagadde ekizikiza mu kifo ky’ekitangaala, olw’okuba ebikolwa byabwe bibi. Yokaana 8:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 12 Awo Yesu n’addamu okugamba nti: “Nze kitangaala ky’ensi.+ Buli angoberera tajja kutambulira mu kizikiza, naye ajja kubeera n’ekitangaala+ eky’obulamu.” Yokaana 9:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Nga nkyali mu nsi, nze kitangaala ky’ensi.”+
19 Ekisinziirwako okusala omusango kye kino: nti ekitangaala kizze mu nsi+ naye abantu baagadde ekizikiza mu kifo ky’ekitangaala, olw’okuba ebikolwa byabwe bibi.
8 12 Awo Yesu n’addamu okugamba nti: “Nze kitangaala ky’ensi.+ Buli angoberera tajja kutambulira mu kizikiza, naye ajja kubeera n’ekitangaala+ eky’obulamu.”