Yokaana 15:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Si mmwe mwannonda, wabula nze nnabalonda, musobole okubalanga ebibala era ebibala byammwe biremenga kuggwaawo, Kitange asobole okubawa buli kintu kye musaba mu linnya lyange.+ Yokaana 16:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Ku lunaku olwo temugenda kumbuuza kibuuzo kyonna. Mazima ddala mbagamba nti bwe musaba Kitange ekintu kyonna,+ ajja kukibawa mu linnya lyange.+
16 Si mmwe mwannonda, wabula nze nnabalonda, musobole okubalanga ebibala era ebibala byammwe biremenga kuggwaawo, Kitange asobole okubawa buli kintu kye musaba mu linnya lyange.+
23 Ku lunaku olwo temugenda kumbuuza kibuuzo kyonna. Mazima ddala mbagamba nti bwe musaba Kitange ekintu kyonna,+ ajja kukibawa mu linnya lyange.+