Matayo 12:50 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 50 Buli akola Kitange ali mu ggulu by’ayagala ye muganda wange, mwannyinaze, era maama wange.”+ Yokaana 14:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Yesu n’amuddamu nti: “Omuntu yenna bw’aba ng’anjagala, ajja kukolera ku kigambo kyange,+ era Kitange ajja kumwagala, era tujja kujja gy’ali tubeere naye.+
23 Yesu n’amuddamu nti: “Omuntu yenna bw’aba ng’anjagala, ajja kukolera ku kigambo kyange,+ era Kitange ajja kumwagala, era tujja kujja gy’ali tubeere naye.+