Matayo 13:55 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 55 Ono si ye mwana w’omubazzi?+ Maama we si ye Maliyamu, era Yakobo, Yusufu, Simooni ne Yuda si be baganda be?+ Makko 3:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Awo nnyina ne baganda be+ ne bajja, ne bayimirira wabweru, ne batuma omuntu munda okumuyita.+ Lukka 8:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Awo maama we ne baganda be+ ne bajja okumulaba, naye ne batasobola kumutuukako olw’abantu abangi.+ Ebikolwa 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Nga balina ekigendererwa kimu, bonna baanyiikirira okusaba nga bali wamu n’abakazi abamu,+ ne Maliyamu maama wa Yesu, ne baganda ba Yesu.+
55 Ono si ye mwana w’omubazzi?+ Maama we si ye Maliyamu, era Yakobo, Yusufu, Simooni ne Yuda si be baganda be?+
19 Awo maama we ne baganda be+ ne bajja okumulaba, naye ne batasobola kumutuukako olw’abantu abangi.+
14 Nga balina ekigendererwa kimu, bonna baanyiikirira okusaba nga bali wamu n’abakazi abamu,+ ne Maliyamu maama wa Yesu, ne baganda ba Yesu.+