10 Kale ab’oluganda, mbakubiriza mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo okubeeranga obumu mu bye mwogera, era waleme kubaawo njawukana mu mmwe,+ wabula mubeerenga bumu mu ndowooza ne mu kigendererwa.+
28 Tewali njawulo wakati w’Omuyudaaya n’Omuyonaani,+ wakati w’omuddu n’ow’eddembe,+ ne wakati w’omusajja n’omukazi,+ kubanga mmwenna muli omuntu omu mu Kristo Yesu.+