Ebikolwa 21:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Pawulo n’amugamba nti: “Nze ndi Muyudaaya,+ omutuuze w’e Taluso+ eky’omu Kirikiya, ekibuga ekimanyiddwa ennyo. N’olwekyo, nkusaba onzikirize njogere eri abantu.” Ebikolwa 22:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 “Ndi Muyudaaya+ enzaalwa y’e Taluso eky’omu Kirikiya,+ era nnasomesebwa Gamalyeri+ mu kibuga kino. Nnayigirizibwa okukwata butiribiri Amateeka ga bajjajjaffe,+ era nga ndi muweereza wa Katonda omunyiikivu nga nammwe bwe muli leero.+
39 Pawulo n’amugamba nti: “Nze ndi Muyudaaya,+ omutuuze w’e Taluso+ eky’omu Kirikiya, ekibuga ekimanyiddwa ennyo. N’olwekyo, nkusaba onzikirize njogere eri abantu.”
3 “Ndi Muyudaaya+ enzaalwa y’e Taluso eky’omu Kirikiya,+ era nnasomesebwa Gamalyeri+ mu kibuga kino. Nnayigirizibwa okukwata butiribiri Amateeka ga bajjajjaffe,+ era nga ndi muweereza wa Katonda omunyiikivu nga nammwe bwe muli leero.+