-
Ebikolwa 4:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 bwe tuba nga leero tubuuzibwa ebikwata ku kikolwa ekirungi kye tukoledde omusajja ono abadde omulema,+ era nga mwagala okumanya awonyezza omusajja ono, 10 ka kimanyibwe eri mmwenna n’eri abantu ba Isirayiri bonna nti omusajja ono ayimiridde mu maaso gammwe nga mulamu bulungi, awonyezeddwa mu linnya lya Yesu Kristo Omunnazaaleesi,+ gwe mwakomerera ku muti+ naye Katonda n’amuzuukiza mu bafu.+
-