-
Okubala 14:33, 34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Batabani bammwe baliba basumba mu ddungu okumala emyaka 40,+ era balisasulira ebikolwa byammwe eby’obutali bwesigwa,* okutuusa omulambo gwa buli omu ku mmwe lwe guligwa mu ddungu.+ 34 Ng’omuwendo gw’ennaku ze mwamala nga muketta ensi bwe guli, ze nnaku 40,+ nga buli lunaku lubalwamu mwaka, mujja kumala emyaka 40+ nga musasulira ensobi zammwe, mulyoke mutegeere kye kitegeeza okumpakanya.*
-