Matayo 28:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Naye malayika n’agamba abakazi nti: “Temutya, kubanga mmanyi nti munoonya Yesu eyakomererwa ku muti.+ 6 Taliiwo wano, kubanga yazuukiziddwa nga bwe yagamba.+ Mujje mulabe ekifo we yabadde agalamiziddwa. Ebikolwa 2:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Naye Katonda yamuzuukiza+ n’amuggya mu kufa, kubanga okufa kwali tekukyayinza kumunyweza.+
5 Naye malayika n’agamba abakazi nti: “Temutya, kubanga mmanyi nti munoonya Yesu eyakomererwa ku muti.+ 6 Taliiwo wano, kubanga yazuukiziddwa nga bwe yagamba.+ Mujje mulabe ekifo we yabadde agalamiziddwa.