-
Ebikolwa 18:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Siira+ ne Timoseewo+ bwe baatuuka nga bava e Masedoniya, Pawulo ne yeemalira ku kubuulira ekigambo, ng’awa Abayudaaya obujulirwa okukakasa nti Yesu ye Kristo.+ 6 Naye bwe baamuwakanya era ne bamuvuma, n’akunkumula ebyambalo bye+ n’abagamba nti: “Omusaayi gwammwe gubeere ku mitwe gyammwe.+ Nze siriiko musango.+ Kati nja kugenda eri ab’amawanga.”+
-