26 Yakola okuva mu muntu omu+ amawanga gonna ag’abantu okubeera ku nsi yonna,+ era yabateerawo ebiseera ebigereke n’ensalo ez’ebitundu omw’okubeera,+ 27 basobole okunoonya Katonda, bamuwammante, era bamuzuule,+ wadde nga tali wala wa buli omu ku ffe.