Ebikolwa 22:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Bwe baamala okusiba Pawulo nga bagenda okumukuba, n’agamba omukulu w’ekibinja ky’abasirikale eyali ayimiridde awo nti: “Kikkirizibwa mu mateeka okukuba Omuruumi* nga tannasalirwa musango?”*+ Ebikolwa 23:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Omusajja ono Abayudaaya baamukwata, era baali banaatera okumutta. Naye bwe nnamanya nti Muruumi+ ne ŋŋenda mangu n’abasirikale ne mmuwonya.+
25 Bwe baamala okusiba Pawulo nga bagenda okumukuba, n’agamba omukulu w’ekibinja ky’abasirikale eyali ayimiridde awo nti: “Kikkirizibwa mu mateeka okukuba Omuruumi* nga tannasalirwa musango?”*+
27 Omusajja ono Abayudaaya baamukwata, era baali banaatera okumutta. Naye bwe nnamanya nti Muruumi+ ne ŋŋenda mangu n’abasirikale ne mmuwonya.+