Lukka 24:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 N’abannyonnyola ebintu ebyali bimwogerwako mu Byawandiikibwa byonna ng’atandikira ku ebyo ebyawandiikibwa Musa ne bannabbi bonna.+ Lukka 24:44 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 44 Awo n’abagamba nti: “Bino bye bigambo bye nnabagamba nga nkyali nammwe,+ nti byonna ebyampandiikibwako mu Mateeka ga Musa ne mu biwandiiko bya Bannabbi ne mu Zabbuli biteekwa okutuukirira.”+ Abaruumi 3:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Naye awatali kwesigama ku mateeka, obutuukirivu bwa Katonda bwoleseddwa,+ era kino kyayogerwa mu Mateeka ne mu ebyo ebyawandiikibwa bannabbi;+
27 N’abannyonnyola ebintu ebyali bimwogerwako mu Byawandiikibwa byonna ng’atandikira ku ebyo ebyawandiikibwa Musa ne bannabbi bonna.+
44 Awo n’abagamba nti: “Bino bye bigambo bye nnabagamba nga nkyali nammwe,+ nti byonna ebyampandiikibwako mu Mateeka ga Musa ne mu biwandiiko bya Bannabbi ne mu Zabbuli biteekwa okutuukirira.”+
21 Naye awatali kwesigama ku mateeka, obutuukirivu bwa Katonda bwoleseddwa,+ era kino kyayogerwa mu Mateeka ne mu ebyo ebyawandiikibwa bannabbi;+